1 line
466 B
Plaintext
1 line
466 B
Plaintext
\v 1 Bwe wabbangawo wakati mu iwe nabbi oba omulooti w'e birooto, n'a kuwa akabonero oba eky'a magero, \v 2 akabonero ako oba eky'a magero ekyo ni kituukirira, kye yakukobereku ng'a tumula nti tusengereryenga bakatonda abandi b'otomanyanga, era tubaweereryenga; \v 3 towuliranga bigambo bya nabbi oyo oba omulooti w'e birooto oyo: kubanga Mukama Katonda wanyu ng'a bakema okumanya nga mutaka Mukama Katonda wanyu n'o mwoyo gwanyu gwonagwona n'e meeme yanyu yonayona. |