\v 13 Weekuumenga oleke okuweerayo ebyo bye muwaayo ebyokyebwa mu buli kifo ky'o bona: \v 14 naye mu kifo Mukama ky'alyeroboza mu kimu ku bika byanyu; eyo gyewaweeranga ebyo bw'o waayo ebyokyebwa era eyo gyewakoleranga byonabyona bye nkulagira.