\v 20 Era wabiwandiikanga ku mifubeeto gy'e nyumba yo n'o ku njigi gyo: \v 21 enaku gyanyu gyeyongerenga, n'e naku egy'a baana banyu, ku nsi Mukama gye yalayiriire bazeiza banyu okubawa, ng'e naku egy'e igulu eriri waigulu w'e nsi.