lke_deu_text_reg/07/04.txt

1 line
343 B
Plaintext

\v 4 Kubanga alikyusa mutaane wo obutasengererya, baweereryenga bakatonda abandi: obusungu bwa Mukama bulibuubuuka butyo ku imwe, era alikuzikirirya mangu. \v 5 Naye muti bwe mwabakolanga; mwamenyaamenyanga ebyoto byabwe, mu mwabbetentanga n'e mpango gyabwe, mwatemaatemanga na Baasera baabwe, n'e bifaananyi byabwe ebyole mwabyokyanga omusyo.