\v 28 Kwata owulirenga ebigambo ebyo byonabyona bye nkulagira; Kaisi obonenga ebisa n'a baana bo abaliirawo emirembe gyonagyona, bwewakolanga ekiri mu maiso ga Mukama Katonda wo ekisa era eky'e nsonga;