\v 17 Naye omwoyo gwo bwe gwakyamanga n'o gaana okuwulira, naye n'o sendebwasendebwanga n'o sinzanga bakatonda abandi n'o baweereryanga; \v 18 mbategeezerya dala watyanu nga ti mulireka kuzikirira; temulimala naku gyanyu nyingi ku nsi gy'o somokera Yoludaani okuyingira okugirya.