\v 21 Awo olulituuka, obubbiibi bungi n'e naku bwe biribba nga bibaiziire, olwembo luno lulitegeeza mu maiso gaabwe ng'o mujulizi; kubanga terulyerabirwa okuva mu minwa gy'e izaire lyabwe: kubanga maite okulowooza kwabwe kwe bagobereire, ne watyanu, nga nkaali kubayingirya mu nsi gye nalayiriire.