\v 2 era Mukama Katonda wo bw'alibagabula mu maiso go, wena n'o baita; kaisi obazikiririrya dala; tolagaananga nabo ndagaanu yonayona, so tobalaganga ekisa: \v 3 so tofumbirwaganwanga nabo; muwala wo tomuwanga mutaane we, so n'o muwala we tomukwesyanga mutaane wo.