|
\v 27 Naye maite okutyama kwo n'o kufuluma kwo n'o kuyingira kwo n'o bw'ondalukira. \v 28 Kubanga ondalukira era kubanga eisukuti lyo liniinire mu matu gange, kyendiva nteeka eidobo lyange mu nyindo gyo n'olukoba lwange mu munwa gwo, ni nkwiriryayo mu ngira gye wafulumiremu. |