1 line
343 B
Plaintext
1 line
343 B
Plaintext
\v 32 Awo Erisa bwe yayingiire mu nyumba, bona, omwana ng'afiire era ng'a galamiire ku kitanda kye. \v 33 Awo n'ayingira ni yeigalira naye bombiri n'asaba Mukama. \v 34 N'aniina n'agalamira ku mwana n'ateeka omunwa gwe ku munwa gwe n’a maiso ge ku maiso ge n'e mikono gye ku mikono gye: ni yeegololera ku iye; omubiri gw'o mwana ni gubuguma. |