1 line
406 B
Plaintext
1 line
406 B
Plaintext
\v 11 Awo abambowa ni beemerera, buli muntu ng'a kwaite ebyokulwanisya bye, okuva ku luuyi lw'e nyumba olulyo okutuuka ku luuyi lw'e nyumba olugooda, okuliraana ekyoto n'e nyumba awali kabaka enjuyi gyonagyona. \v 12 Awo n'afulumya omwana wa kabaka n'a mutiikira engule ey'o bwakabaka n’amuwa obujulizi; ne bamufuula kabaka ni bamufukaku amafuta; ne bakubba mu ngalo ni batumula nti Kabaka, abbe mulamu. |