1 line
414 B
Plaintext
1 line
414 B
Plaintext
\v 28 Awo Labusake n'ayemerera n'atumulira waigulu n'e idoboozi inene mu lulimi olw'Abayudaaya n'atumula nti muwulire ekigambo kya kabaka omukulu kabaka w'e Bwasuli. \v 29 Atyo bw'atumula kabaka nti Keezeekiya tababbeeyanga, kubanga tasobola kubalokola mu mukono gwe: \v 30 so Keezeekiya tabeesizanga Mukama ng'atumula nti Mukama talireka kutulokola, n'e kibuga kino tekirigabulwa mu mukono gwa kabaka w'e Bwasuli. |