lke_2ki_text_reg/18/22.txt

1 line
382 B
Plaintext

\v 22 Naye bwe mwankoba nti twesiga Mukama Katonda waisu: ti niiye oyo Keezeekiya gw'atoleirewo ebifo bye ebigulumivu n'ebyoto bye, n'akoba Yuda n'o Yerusaalemi nti mwasinziryanga mu maiso g'e kyoto kino mu Yerusaalemi? \v 23 Kale, nkwegayiriire, muwe emisingo mukama wange kabaka w'e Bwasuli, nzena nakuwa embalaasi enkumi ibiri, iwe ku bubwo bwewasobola okugiteekaku abagyebagala.