lke_2ki_text_reg/18/19.txt

1 line
477 B
Plaintext

\v 19 Awo Labusake n'akoba nti Mukobe Keezeekiya nti Atyo bw'atumula kabaka omukulu kabaka w'e Bwasuli nti Bwesige ki buno bwe weesiga? nti \v 20 Otumula, naye bigambo by'o mu munwa bunwa, nti Waliwo amagezi N'a maani ag'o kulwana: Yani gwe weesiga n'o kujeema n'o njeemera? \v 21 bona weesiga omwigo ogw'o lugada luno olwatiki, niiyo Misiri; omuntu bw'e yesigika okwo, lwayingira mu mukono gwe ni lugusumita: atyo Falaawo kabaka w'e Misiri bw'ali eri abo bonabona abamwesiga.