1 line
316 B
Plaintext
1 line
316 B
Plaintext
\v 9 Era abaana ba Isiraeri ni bakolanga kyama ebigambo ebitali bisa eri Mukama Katonda waabwe, ne beezimbira ebifo ebigulumivu mu bibuga byabwe byonabyona, mu kigo eky'o mukuumi era n'o mu kibuga ekiriku enkomera. \v 10 Era ni beesimbira empango ni Baasyera ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli musaale omubisi: |