lke_2ki_text_reg/04/38.txt

1 line
403 B
Plaintext

\v 38 Awo Erisa n'aiza ate e Girugaali: ne waba enjala mu nsi; abaana ba banabbi ne batyama mu maiso ge: n'akoba omwidu we nti teekaku entamu enene, ofumbire abaana ba banabbi eiva. \v 39 Awo omumu n'afuluma n'ayaba ku itale okunoga amaboga, n'asanga omuzabbibu ogw'o mu nsiko, n'anogako amaboga ag'o mu nsiko n'aizulya olugoye lwe, n'aiza n'agatyemulatyemulira mu ntamu eimu eiva: kubanga tebaagamaite.