lke_2ki_text_reg/04/12.txt

1 line
297 B
Plaintext

\v 12 N'akoba Gekazi omwodu we nti Yeta omusunamu ono. Awo bwe yamwetere n'ayemerera mu maiso ge. \v 13 N'amukoba nti mukobe nti bona, watujanjabire okujanjaba okwekankana awo; kiki ekyabba kikukolerwa? otaka okutumulirwa eri kabaka oba eri omukulu w'eigye? N'airamu nti ntyama mu bantu bange nze.