\v 33 Waliwo katonda yenayena ku bakatonda b'a mawanga eyabbaire alokoire ensi ye mu mukono gwa kabaka w’e Bwasuli? \v 34 Bali waina bakatonda b’e Kamasi n'ab'e Alupadi? bali waina ba bakatonda b’e Sefavayimu, ab'e Kena, n'ab'e Yiva? Balokole Samaliya mu mukono gwange? \v 35 Baani ku bakatonda bonabona ab'e nsi abalokola ensi yaabwe mu mukono gwange, Mukama alokole Yerusaalemi mu mukono gwange?