\v 6 Kubanga yeegaitire ne Mukama, tiyalekere kumusengererya naye n'akwata ebiragiro bya Mukama bye yalagiire Musa. \v 7 Awo Mukama n'abbanga naye; buli gye yafulumanga yonayona n'abonanga omukisa: n'ajeemera kabaka w'e Bwasuli n'atamuweererya. \v 8 N'akubba Abafirisuuti okubatuusya e Gaza n'e nsalo gyakyo, ekigo eky'omukuumi era n'ekibuga ekiriku enkomera.