lke_1ki_text_reg/22/01.txt

1 line
181 B
Plaintext

\v 1 Awo ni bamala emyaka isatu nga wabula ntalo eri Obusuuli n'e Isiraeri. \v 2 Awo olwatuuka mu mwaka ogw'o kusatu Yekosafaati kabaka wa Yuda n'a serengeta eri kabaka wa Isiraeri.